His Highness Aga Khan afudde
His Highness the Aga Khan, abadde omu ku bantu 15 mu nsi yonna abasinga obugagga, wafiiridde ku myaka 88, nga aliko ebintu bingi byakoze mu ggwanga lino nga bino bikoze kinene okutumbula obulamu bwabannansi. Era ono abadde ne kampuni nyingi mu ggwanga lino okuli ne Nation Media Group etwala ne Spark TV. Katulabe omukululo ogulekeddwa His Highness the Aga Khan naddala wano mu Uganda.