Enteekateka z’okutuuza omulabirizi owa Bunyoro Kitara Diocese zitandise
Enteekateka z’okutuuza omulabirizi owa Bunyoro Kitara Diocese ow’omukaaga Rev. Canon. Jacob Ateirweho zitandise. Omukolo guno gwakubaawo nga 11 omwezi gw’omunaana omwaka guno ku St. Peters Cathedral Duhaga mu kibuga ky’e Hoima. Kati abakkiriza basabiddwa okuyambako mukuwagira enteekateeka y’omukolo guno.