Mu bulamu, omusawo agenda kutubuulira akabasa akayinza okuva mu kwettanira eby'okwewunda
Ensangi zino abantu naddala abakyala bettanidde nyo okukola ebintu eby’enjawulo ku mibiri gyabwe n’ekigendererwa eky’okulabika obulungi. Muno mulimu okugezza akabina, amabeere, amagulu n’ebirala. Mu bulamu, omusawo agenda kutubuulira akabasa akayinza okuva mu mbeera eno.