Mu Bulamu, omusawo agenda kutunnyonnyola ekirwadde ky’e kigalaganga kwe kiva
Endwadde y’e kigalaganga ky’ekimu ku birwadde ebikosa ennyo naddala abakyala, kyoka nga enzijanjaba yakyo buli omu agitaputa bubwe.
Obulwadde buno buleetera ababulina obulumi mu lubuto , abamu nebawanuuza nti kibalemesa okuzaala.
Kati leero mu kanyomero ak’obulamu omusawo agenda kutunnyonnyola ekirwadde kino kwe kiva na butya bw’oyinza okukyewala.