NMG etegese akazannyo k’okuddiza abawagizi baayo
Nation Media Group Uganda ekitongole ekitwala Spark TV, NTV ne Daily Monitor bategese akazannyo k’okuddiza abawagizi baabwe mwebagenda okubaweera ebya ssava mu naku enkulu nga zisembera. Akazanyo kano katuumiddwa NMG Jingle and win Christmas Campaign.