Okukumira omuwala mu somero: Medard Nuwamanya yayamba mukwano gwe okudda mu somero
Mu mboozi zaffe ez’okukuumira omwana omuwala mu somero okati katulabe Medard Nuwamanya eyayamba mukwano gwe okudda mu somero. Nuwamanya yayogera n’abakulira essomero li St. Paul Seed Senior erisangibwa e Kabarole okuwa munne Natumanya Mbabazi omukisa asome kuba nyina yali afudde ate nga yeyali amuweerera.