Wofiisi ya RDC e Kiryandongo erabudde abakulu b’akakiiko akagaba emirimu ku buli bw’enguzi
Wofiisi ya RDC e Kiryandongo erabudde abakulu b’akakiiko akagaba emirimu mu disitulikiti eno okubeera ebeegendereza ku buli bw’enguzi.
Kino kidiridde okw’emulugunya kw’abantu abawerako nga bwebagyibwako ssente nebasuubizibwa emirimu atte nebatagyifuna.