Lutikko y’e Lubaga enaatera okuweza emyaka 100, okugiyooyota kugenda mu maaso

Brenda Luwedde
0 Min Read

Lutikko ye Lubaga eri mu kuyooyootebwa okwamaanyi mu kwetegekera emyaka kikumi bukya ezimbibwa 

Tukitegedde nti omulimu guno gwabalirirwa obuwumbi bubiri n’obukadde lukaaga wabula nga Eklezia yakakunganyako akawumbi kamu n’obukadde bisatu kuzino 

Abali ku mulimu gw’okuyooyota eklezia eno n’olwaleero basiibye bakola okulaba ng’olunaku lwebikujjuko lwennyini olwa nga 26 October omwaka guno, lubasanga bamalirizza.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *