Ekibiina ki Democrat Front kitandise okusunsula abanaakikwatira bbendera mu kalulu akajja aka 2026.Okusunsula kuno kwetabiddwamu banna-Kibiina okuva mu district 10 ezikola ebbendobendo lya Masaka nga kw’akumala ennaku bbiri.Abasunsuddwa bakira baweze nga bwebagenda okuleetera ekibiina kino obuwanguzi.