N’ebintudu ebirara okwetoloola eggwaga bannakibiina ki NRM bakedde kulonda abanakiikirira abakadde ,abaliko obulemu kko n’abavubuka ku lukiiko lwa LC111, Kyoka mu bitundu ebisinga okulonda kwetobeseemu emivuyo kko n’okulwanagana.Mu bitundu nga Lwengo ne Busia abatuuze balwanidde ddala, n’okulonda ne kuyiika.