Omuvuzi wa motoka z’empaka Ponsiano Lwakataka atandise okwesunga okuwangula engule y’omwaka guno oluvannyuma lw’obuwanguzi bweyatuuseko mu mpaka ezabadde e Fortportal ku nkomerero ya sabiiti ewedde. Ono kati eyasembedde mu kifo eky’okubiri emabega wa RRonald Ssebuguzi agamba nti oluwangula y’omwaka guno nga n’omuzannyo aguwumula oluvanyuma lw’emkya amakumi abiri mwetano bukya aguyingira.