Abakulu okuva mu Maka gobwa presidenti basabye abavubuka okukomya okutabiikiriza ebyobufuzi mu by’enkulaakulana kibayambe okwejja mubwavu. Bino byogeddwa abaddukanya enteekateeka eyitibwa Youth Wealth Creation Programegendereddwamu okukulaakulanya abantu abawangaalira mu Ghetto. Mu nteekateeka eno waliwo abantu abaweereddwa ebyalaani, obuuma bwemberenge okubayambako mu kwetandikirawo emirimu.
OKUTUMBULA ABAVUBUKA: Ab’e Kawempe baweereddwa ebintu ebitandika emirimu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found