Okukungaanya emikono, aba NUP batuuse ku bizinga e Buvuma

Gladys Namyalo
0 Min Read

Abatuuze mu disitulikiti ye Buvuma baagala abakulu mu gavumenti bafeyo ku mbeera mwe bawangalira so si ku bajjukira nga mu kaseera ka kulonda.Bano bagamba nti nakati bakyatawaana olw’amalwaliro agatamala,kko n’enguudo embi.Bino babibuulidde omubaka waabwe omukyala Susan Nakaziba bwabadde akulembeddemu ekiwendo kyokunoonya emiko egyisemba Robert Kyagulanyi okwesimbawo ku kifo ky’obwa pulezidenti.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *