Akakiiko k’ebyokulonda mu Kampala olwaleero kayingidde olunaku olw’okubiri nga kasunsula abantu abeegwanyiza okukiikirira abantu abava mu constituencies za kampala ekumi ezikola , webuwungeeredde nga abasunsuddwa basusse mu 70.Mu basunsuddwa olwaleero kwekuli neyaliko omubaka wa Lubaga South Ken Lukyamuzi , ono nga agamba ekimukomezzaawo kwekulaba nga azzaawo ekitiibwa kya Lubaga South erabika nga tekiikiriddwa kimala mu Palamenti okuva lyeyagivaamu.
Okusunsula mu Kampala abaali bawummula ebyobufuzi bakomyewo
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
