Waliwo bannamateeka n’abalwanirizi b’eddembe ly’obuntu abaddukidde mu kkooti enkulu nga bagisaba ekake gavumenti ya kuno okuyimbula bannakenya babiri abaawambibwa ssabiiti ewedde nga bazze okwegatta ku kampeyini za munna-NUP Robert Kyagulanyi.Bobi Njagi ne Nicholas Oyoo n’okutuusa kati gye bali waakuteebereza-buteebereza nga abawaabye omusango basuubira nti ssaabaduumizi w’amagye Gen. Muhoozi Kainerugaba alina ky’abimanyiiko.Ab’enganda z’abantu bano nabo basinzidde Kenya nebalajaanira abakulu kuno okubaddiza abantu baabwe.
Waliwo abasabye kkooti ekake gav’t okuleeta bannakenya abaawambibwa mu buli ngeri
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found