E Mityana bakoze ekikwekweto okunyweza ebyokwerinda
Ab’ebyokwerinda mu bendobendo lye wamala bakutte abavubuka 10 nga kigambibwa nti bano bebaabde basuza abatuuze nga batunula.Abakwatiddwa okusinga bagyiddwa mu disitulikiti y’e Mityana ne Kassanda songa abalala basangiddwa Nansana mu Wakiso.Tukitegedde nti abakwatte bakkirizza emisango egyibavunaanibwa.