Goretti Nabwami ayagala buyambi abaana be bakule
Mu mboozi yaffe esembayo ey’okutulugunyizibwa okwekuusa ku kikula ky’abantu, ogenda kulaba Nnaalongo bwe yalemererwa olw’okutulugunyizibwa n’ayawukana ne ssaalongo bazadde be gwe baamufumbiza ku myaka 14. Yatuuka n’ayingira obufumbo obwokubiri kyokka nayo atudde ku nkato lwa kutulugunyizibwa.
Patrick Ssenyondo k’atumalireyo emboozi ya Nabwami ey’okutulugunyizibwa mu maka.