Ab'akakiiko k’ebyokulonda batuseeko ku bizinga by’e Buvuma
Ekimu ku bitera okutaataaganya akalulu, bye bifo oba ebitundu ebizibu okutuukamu olwenkula yabyo. Abakakiiko k’ebyokulonda batuseeko ku bizinga by’e Buvuma nga ky’ekimu ku bitundu bye batwala okulaba engeri gyebanataambuzaamu okulonda awatali kutaataaganyizibwa kwonna Bano batandise na kusomesa abantu abagenda okulondesa mu kitundu kino ebirina okugobererwa omu n’amateeka