Abaagudde mu kalulu k’e Kawempe bakkirizza nti Nalukoola ddala musajja
Abetabye mu kuvuganya ku kifo ky'omubaka wa palamenti mu Kawempe North Olunaku lweggulo bavumiridde emivuyo egyakoleddwa abeebyokwerinda kye bagamba nti kyaviiriddeko abalonzi bangi okwesamba okulonda Kyokka bano bagambva nti tebalina kuwakanya kwonna kwebalina nebyo ebyavudde mu kulonfda era nebayozayoza munaabwe Nalukoola Luyimbaazi okuwangula akalulu kano.