Abakaramoja ababbi b’ente balumbye aba distulikiti ye Otuke ne bababunya emiwabo
Abakulembeze okuva mu kitundu kye Lango basabye gavumenti eyingire mu nsonga z’abakaramoja ababbi b’ente ababuzizaako obwekyusizo.
Bano baliko be bbaluwa gyebawandiikidde Museveni ku nsonga eno.