Abasomesa be Kikuube bakolera mu bugubi
Abatwala eby’obulamu mu district ye Kikuube bagamba nti okusomesa abayizi mu kitundu kino kyekimu ku mirimu emizibu gye balaabye. Bagamba nti omuwendo gw’abasomesa gukyali wansi ddala, ate nga abayizi buli kadde beeyongera ebizimbe byamasomero ebisinga bikutte mu mbinabina , kyoka nga tewali ntekateeka ya kubidaabiriza. Ssentebe wa disitrict Peter Banura alagidde abazadde okukwatizaako amasomero naddala aga gavumenti nga bwebalinda obuyambi okuva eri minisitule ye by’enjigiriza.