Akakiiko k’ebyokulonda kakutandika okutegeka eby’okulonda
Akakiiko k'ebyokulonda katubuulidde nga bwekatandise ku nteekateeka z'okutegeka okulonda ku kifo ky'omubaka wa Kawempe North oluvannyuma lwakibaddemu Muhammad Ssegirinya okufa. Akulira akakiiko k'ebyokulonda Simon Byabakama agamba nti oluvanyuma lw'okufuna okuteegezeebwa Palament nti ekifo kino kikalu, balina ennaku 60 okutegekeramu okulonda .