ATAAKULABA: Bakimi anyumya bwe byali ng’ayiga okuwandiika
Ensangi zino abaana bagenda okutandika okugenda ku somero nga bamanyi okusoma n’okuwandiika wakiri okutonotono, naye ku Mirembe egy’edda omwana y’avanga awaka nga ne A tamanyi kugyatula. Leero mu mboozi zaffe ez'Ataakulaba, tukuleetedde Jones Bakimi ey’amenya obulimi bwekalaamu okutuuka okugimalawo ku mulundi gwe ogwasooka okugenda ku somero ng’ayiga okuwandiika.