Batikkiddwa obusumba: Eklezia ya kibuuka ewadde bafaaza basatu obusumba
Ekeleziya ya Evangelical Orthodox etikidde ba father 3 okutuuka ku daala ly'obusuumba.
Kubano kubadeko Joseph Birungi, Bruno Muhindo kwosa Dr. John Baptist Matovu nga bano baakuweerereza mu Kampala kwossa esazza lya North Kivu ekisangibwa mu ggwanga lya Democratic Republic of Congo.
Akulira ekkanisa ya Evangelical Orthodox Bishop Jacinto Kibuuka akalaatide abakulembeze okunyweeza obw’enkanya naddala bwekituuka kubuweereza.