EBIKWATA KU KISIIBO :Okubeera n’okukkiriza kya nkizo nnyo
Obukkiriza kimu kubisaanyizo ebiwa enkizo omuntu okusiiba naddala mu busiramu mu mwezi gwa Ramathan.
Nga singa obukkiriza bwo bubaamu amatankane kiyinza okukendeeza obukulu bw’okusiiba kwo ng’omusiraamu mu maaso g'omutonzi.
Sheikh Burhan Murhusin Kiti ayongola okutangaaza ku nsonga eno.