Empaka za Africa; She Cranes etuuse e Namibia
Ttiimu y’eggwanga ey’okubaka bataka muggwanga lya Namibia gy’ebagenda okwetabira mu mpaka z’ekikopo kya Africa ezigenda okugyibwako akawuuwo ku bbalaza ya sabiiti ejja. Omuzibizi Faridah Kadondi azannyira e Bungereza y’omu ku batambudde ne ttiimu eno era yeesunze okuttunka mu mpaka zino omulundi gwe ogunasooka.