Ennyonyi y’eggwanga leero lw’etandise engendo z’e Bungereza
Ennyonyi ya Uganda Airlines esitudde leero okwolekera e Bungereza ng'e esabaaza abantu okuva kuno okwolekera ku ekibuga London ekye Bungereza . Uganda yasemba okuba n’ennyonyi egenda butereevu e Bungereza mu 2014 ng’eddukanyizibwa kkampuni ya British Airways.