Paapa Leo atuuziddwa, asabye Eklezia okubeera obumu
Paapa Leo ow'ekkumi n'abana olwaleero lw’atuuziddwa mu butongole nga Paapa Omujjuvu, ng’omukolo guno gukoleddwa mu mmisa ey’enjawulo esomeddwa mu Kibangirirzi kya St Peters Square e Vatican. Ng’amaze okutuuzibwa, Paapa asabye Ekeleziya okuba obumu wamu n’okukuuma emirembe