Enteekateeka z’okukuza ameefuga ga Uganda ag’e 62 ziwedde e Busia
Bannansi abawangaalira e Busia baagala gavumenti eyongera okubazimbira enguudo mu kitundu kyabwe kisobozese eby’obusubuuzi okutinta.Bano era baagala abakulu bakome ku maggye agasusse okutigomya abavubi kumyalo egy’enjawulo.E Busia eyo yewagenda okukuzibwa olunaku lw'ameefuga ga Uganda olunaku lw'enkya era nga Baker Mulinde yabwamye dda okulondoola enteekateeka nga bweziri.