Essomero ligaddwa :Ba nnyiniryo babade babanjibwa ez’obupangisa
E Kasese abayizi ku ssomero li Unique Valley Primary School bakedde kukonkomala, bwebasanze ng’essomero lyabwe nga ligaddwa lwa nnyiniryo okulemwa okusasula ensimbi zo bupangisa eri bannyinilyo aba Nyakatonzi Growers Cooperative Union. Tukitegedde nti ensimbi ezigazza esomero lino zisoba mu bukadde 90, nga bano bazze benyoola olwensimbi zino naye nga tezisasulwa .