EZ’AMASOMERO EZ’ENSI YONNA: Amus College ne Bukedea batandise bulungi
Empaka z’emipiira gy’amasomero ez'ensi yonna ziyingidde olunaku olw’okubiri nga ziyinda mũ kibuga kya Dalian e china. Ttiimu za Uganda okuli Amus College ne Bukedea Comprehensive bongedde okutangaaza emikisa egy’okuva mu bibinja mwe bali oluvannnyuma lw’okuwangula emipiira gy’abwe egizannyiddwa olw’aleero.