MAJ. GEN. MUGISHA MUNTU :Yeekokodde enguzi esusse
Akulira ekibiina kya ANT Mugisha Mun yekokodde enguziesusse mu ggwanga .Agambye nti kino kyeyolekedde nnyo mu bubbi bw'eddagala mu malwaliro , abantu okugulirira okufuna emirimu saako obwavu mu banytu ba wansi ./Mugisha Muntu bino abyogeredde Tororo mu kumaliriza okulambula ebintu buno kwabaddeko gyasuubiza bannayuganda nag ekibiina kye bwekiri mu kuzimba emisingi eginayamba mu kulwanyisa enguzi