Matovu Herbert yalidde engule ya Real Star eya September
Omuzannyi w’ebikonde Herbert Matovu eyawangula omusipi gwa East Africa mu heavyweight oluvanyuma lw'okukuba omutanzania Kerry Mbaluka akwasiddwa engule ya Real Star ng’omuzannyi w’ebikonde eyanywa mu banne akendo mu mwezi gwa September.