NKYALIWO NNYO! Ssaabaminisita Rugunda agamba talina gyalaga
Ssaabaminisita wa Uganda Dr. Ruhakana Rugunda asambazze ebyogerwa nti yasabye mukama we era omukulembeze w’eggwanga amuwumuzze kunkomerero y’ekisanja kino. Rugunda olwaleero ategezeza bannamawulire ku palamenti ngabwakyalina embavu ezikola emirimu gyona era ngatalina gyalaga.