OKUBBA EBIGEZO: Akulira Old Kampala S.S akwatiddwa
Ekitongole ky’ebigezo mu ggwanga KI UNEB kikute omukulu w’essomero lya Old Kampala Senior Secondary School mu Kampala nga ateberezebwa okwenyigira mu kubba ebigezo.William Ssuuna akwatiidwa n’abasomesa abalala babiri abagambibwa nti bebabadde babimuguza. Akulira ekitongole ki UNEB Dan Odongo atubuulidde nti okunoonyereza kukyagenda mu maaso ku nsonga eno.