OKULWANYISA OMULIRO MU MASOMERO: Wagenda kubaawo okusomesa abayizi n’abasomesa
Poliisi wamu ne minisitule y’ebyengigiriza nga bakwataganidde wamu n’ekitongole ekya Vivo Energy baakutalaaga amasomero ag’enjawulo okusomesa abayizi, n'abasomesa ku ngeri y’okutangiramu omuliro mu masomero. Bano era bagenda kubasomesa ku kyebalina okukola singa omuliro gubalukawo.