Waliwo kalittima ayokezza ennyumba omubadda abantu 4
Waliwo kalittima ayokerezza taata, maama n'abaana baabwe babiri mu nnyumba ne basirikka. Bino bibaddewo mu kiro ekikeesezza olwaleerro ku kyalo Buyoboyo mu ggombolola ye Bulange mu disitulikiti ye Namutumba. Poliisi mu kitundu ekyo etandise okunoonyereza ku ttemu lino.