Zungulu: Ebizibu ebyagwa mu Uganda Muslim Supreme council byasitudde n'abakazi
Ebizibu ebyagwa mu Uganda Muslim Supreme council ku mulundi guno byasitudde n'abakazi abasuubizza okuyingira Kampala basituleyo Mufti bbo eby'obukulembeze bya byetereereze. Bo ab'omu Ghetto y'e Benghazi kwe kuvaayo okutubuulira emmere esinga okubawoomera gye babeera eyo.
Ffe nno bulijjo tulowooza esobolwa bagagga bokka, naye kyatubuseeko okusanga nga nabo gye basinga okwettanira okubalamu ennaku ebayonka obutaaba. Bino n'esbisingawo mu ZUNGULU