Gav't ewadde ababadde mu nkambo e Kiteezi obukadde 2 okupangisa enyumba
Olwaleero gav’t egabidde abantu ababadde mu nkambi ku somero li Kiteezi church of Uganda baweeredwa ensimbi buli omu okufuna w’apangisa.
Bano buli omu aweereddwa obukadde 2 wadde nga waliwo abakyeremye nti bbo tebagenda kuva mu kifo kino okutuusa nga gav’t emaze okubaliyirira.