Mu mboozi eno, katukulage lwaki Ssekukkulu tekuzibwa mu kanisa y'aba Advent
Okutandika nga ennaku z’omwezi 20 omwezi ogwa December, wonna munsi kaba keetalo naddala mu nzikirizza y’eki kristu nga abakirizza beetegekera amazaalibwa ga Yesu Kristu agabaawo buli nga 25 December. Kyoka mu mboozi eno ogenda kuwulira era omanye lwaki olunaku luno telumyusibwa mu kanisa ya ba Advent era terukuzibwa.