Robinah Nabbanja asabye bannayuganda okulaba nga abaana basigala mu masomero
Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja mu bubaka bwe obw’amazalibwa n’omwaka omugya asabye bannayuganda okulaba nga abaana basigala mu masomero. Ssaabaminisita Nabbanja missa ya Ssekukulu agikwatidde ku Kigo kya St. Andrea Kaahwa mu disitulikiti y’e Kakumiro.