Abamaze Ssekukkulu nga beekamirira endigi batubuulidde olunaku bwerubatambulidde
Abalala gyebabadde bagendera mu masinzizzo nga banaabwe bali mu kwekamirira ndigi kko n’okulwanira enyama. Batubuulidde nga bbo olunaku bwerubatambulidde obulungi kasita bafunye eky'okunywa.