Owe'myaka 50 azadde abaana 5 e Mbarara
Omukyala Kobusingye Efrance ow’emyaka 50 akubyewo ezzadde lya baana bataano oluvanyuma lw’okumala ebbanga nga anoonya omwana.
Ono nebba Kobusingye Efrance tubasanze bali musanyu olw’okufuna abaana, kuno kuliko abalenze 2 n’abawala basastu.