4 bakwatiddwa kubigambibwa nti babulankanya ssente za PDM e Kiryandongo
Abakulira emiruka 4 e kiryandongo batemeza mabega wa mitayimbwa oluvanyuma lw’okukwatibwa kubigambibwa nti babulankanya ssente za PDM. Kigambibwa nti bano n’abalala abatannaba ku kwatibwa bazze basaba abantu ssente mungeri y’ekyojja mumiro okusobola okubassa ku lukalala lw’abagenda okuganyulwa mu nteekateeka ya PDM.