Abakulembeze mu businga bwa Rwenzururu baagala okukulakulanya ebifo eby’enkizo
Abakulembeze mu businga bwa Rwenzururu baagala okukulakulanya ebifo eby’enkizo. Mu bimu ku bifo ebitunuuliddwa kyekyo omwaterekebwa Omusinga eyasooka. Bano batongozza ekibumbe ky’omusinga eyasooka Isaya Mukirania Kibazanga ku kyalo Bulemba.