Mu manya amateeka, tugenda kwogera ku ttaka ly'abantu abali mu bufumbo
Abantu abali mu bufumbo obuli mu mateeka, buli kyabugagga kyebabeera nakyo kiba kyabwe nga ab’enyumba eyo. Kati mu manya amateeka olwaleero tugenda kwogera ku ttaka n’ebenyumba yaabwe.