Abatuuze ku kyalo Kigobe balumbibwa enkima ezitamayiddwa gyezaavudde
Abatuuze ku kyalo Kigobe ne Mukwanya mu minisipaali y’e Njeru mu disitulikiti ye Buyikwe basula kuteebukye oluvanyuma lw’okulumbibwa enkima ezitamayiddwa gyezaavudde. Enkima zino zibamalidewo emmere yabwe nga kwotadde n’okubasumbuwa awaka kyebagamba nti zabamazeeko emirembe.