Okutereeza enkalala z’abalonzi kutandise, e Masaka amasanyalaze gavuddeko
Okutereeza enkalala z’abalonzi kutandise okujjamu emizizko mu bitundu ebimu olw’ebyuma bikalimagezi byebeyambisa okukyankala. Mu bitundu by’e Masaka ebimu abantu balagiddwa okudda awaka olwa network - kino bagamba ky’ongedde okutambuza omulimu guno akasoobo.