E Buvuma, waliyo essomero eritalina bibiina bya bayizi
Ku kizinga Buvuma waliwo essomero lye tusanze ng’abayizi abasoba mu 600 basomero wansi wa miti olw’okubulwa ebizimbe mwe bayinza okutuula.
Essomero li St. Peters Church of Uganda Walwanda Primary School lyakamala kati emyaka ebiri nga lisomesa abayizi, kyoka tebalina kizimbe na kimu bayizi mwe batuula.
Bano baagala gavumenti ebaduukirire bwekiba kisoboka erigatte kwago g’edukanya.