Ekkubo bbi: Abatuuze e Nansana bavudde mu mbeera
Abatuuze abakozesa oluguudo oluva e Nansana okudda e Kabulengwa bakedde kuva mu mbeera okulaga obutali bumativu eri abakulembeze baabawe obutafa ku kkubo lino.
Bwetutuukridde abakulembeze batutegeezeza nga bano bwebakaabya akajjanja bwogerageranya ebitundu ebirala.